ENTANDA YA KOJJA
OBUBAKA ERI ABATABANI
TUKIMANYE NTI; OMUYONJO OMUTONO GUKYAMYA ENKOKO EKYENSUTI;
- Bulijjo abasajja tusanye okwewala obuwale obw’omunda nga butunyweza abusajja olw’ensonga nti awo amanyi gaffe ag’ekisajja gaba gakendeera ate bw’onotuuka ku nsonga z’omukisenge omukyala oba tosobola kumumazisa ekinaavaam nga’abaliga.
TWEWALE NNYO OKUGWA ABAKYALA EBBAKULI;
- Wadde nga tufaayo nnyo okusanyusa agalwa, wabula kirimu akabi nti; omwami otandika okuwunya akamwa eby’ensusso. Naye bwoba wakikola eddagala liri limu lyokka! Ofuna akalulwe k’enkoko eyakasalwa n’okamira olwo ojja kuba osimattuse akasu mu kamwa!!
TWEWALE OKUNYWA EBINTU EBINYOGOGA!
- Kiswaaza omwami okuba ng’omwami wettanira okunywa amazzi agava mu ffiriigi era bwolisanga omukyala amanyi kino n’omwogereza ebyokukuwaako by’oba werabira anti alimanya nti oli kisajjasajja n’olwekyo nweyunire nnyo eby’okunywa ebibuguma okewala ekyo Ko N’okunywa Ensaano Y’empirivuma
TWEWALE ENKOLA Y’OKWEMAZISA (okukuba akasabbuuni)
Okutereera funa akattulula n’ebikoola bya kaamulali ofumbe era onywe (2wks) FROM KOJJA; Mawejje Sharif Mpisoteyesigamwa